Okutangira obutabanguko mu maka: Bannadiini nabo basitukiddemu
Ekibiina ekitaba enzikiriza mu ggwanga ki Inter Religious Council kitegese ekikujjuko ebisokedde ddala mu ggwanga ebimanyiddwa mu kuyambako okutangira obutabanguko mu maka.
Bano bagamba nti amaka bwegaba galekeddwa ttayo, kizibu eggwanga okukulaakulana gamba nga enguzi okweyongera, obwavu n’ebirala.