Biki by’osobola okukola okutarsa omunu akubiddwa amasasi
Mukaseera kano ek’eby’okulonda abantu balabiddwako nga bakubwako nga bakubiddwa amasasi nga n’olusi abamu gabasanga waka nga osanga bandisobodde okuwona singa baanguyirwa.
Kati olwaleero mu bulamu tutunuulidde by’osobola okukola okutaasa obulamu bw’omuntu akubiddwa esassi mukifo ekitali kyabulabe nnyo.