Abalamazi bannaKenya abaafa, bino bye byaliwo akabenje lwe kaagwa
Mu masekkati g’ekibira kya Mabira ekisangibwa ku mwasanyala ava e Kampala okwolekera kampala, waliwo ekifo ekitandise okufuuka ekijjukozo ky’abajjulizi nga wano wewafiira omulamazi munnansi wa Kenya John Kibe nga ono naye yali ali ku lugendo olumutuusa e Namugongo. Tukitegedde nti abakulu mu ssaza lye Lugazi eriytwala ekifo kino bali mu ntekateeka esizembayo okutandika okukulakulanya ekifo kino kitandike okukung’anirangamu abakkiriza nga bweguli ku bifo ebirara. Peter Sserugo atuseeko mu kifo kino , aliko byatubuulidde.