Amazzi gasazeeko ekizinga: Abakulembeze e Jinja basala ntotto
Abantu abawangalira ku kizinga kye Kisma e Jinja basobeddwa eky’okuzaako oluvanyuma lw’amazzi okuyingira mu nyumba zaabwe. Kino kidiridde okweyongera kw’amazzi mu nyanjo olw’enkuba etonya esangi zino.
Mukiseera kino abakulembera ekibuga Jin Jinja bali mukusala ntotto we webasobola okusengulira abantu bano.