Abatuuze bagudde mu sepiki y'omukyeere e Iganga
Wabaddewo katemba ku kyalo Bugono mu ggombolola y’e Nawandala mu disitulikiti y’e Iganga, abatuuze bwebagudde mu sepiti y’emmere, olw’abagabuzi okulwawo okugabula.
Bino bibadde ku mukolo gwa Sauda Kawuma akwatidde NRM bendera ku ky’omubaka omukyala owa Iganga.