Ow’emyaka 17 alabirira banne 10, maama ne taata baabasuulawo
Ku kyalo Bulalaka ekisangibwa mu ggombolola ye Tirinyi mu disitulikiti ye Kibuku waliwo abaanna abawera kkumi mu maka abaasuulibwawo bazadde baabwe nga kiva ku butabanguko mu maka . Omukulu mu baana bano ng’aweza emyaka 17 mu kiseera kino y’alabirira banne era nga yasazeewo ebyokusoma agire ng’abyesonyiwa asobole okuwa banne obudde obumala .Grace Gonza atubulide nti Kitaabwe ye yasooka okuva awaka olwo ne nyabwe naye nabaddukako nga wayise emyezi enaAbaana bano bazibuwalirwa okufuna emmere.