Tukosseza kaabuyonjo y'emu; Abayizi ba ssala pulayimale e Mityana basobeddwa
Abayizi n’abasomesa ku somero lya Ssaala primaru school e Mityana bali mu kusoberwa olwa kaabuyonjo y’essomero okugwamu
Mu kiseerakino abayizi abawala bakozesa emu n’abalenzi , songa nayo ejjudde enjatika.
Meeya wa Division y’e Ttamu agambye ensonga bagikolako.