Robert Kyagulanyi asisinkanye ba kkansala neba meeya b’ebibuga
Senkulu wa NUP Robert Kyagulanyi Sentamu akuutide ba kkansala abalonde ab’ebibuga neba meeya okufuba okutuukiriza obuvunaanyizibwa obwabalondesa.
Bino Kyagulanyi abwogerede mu maka g’e Magere mu disitulikiti y’e Wakiso gyabasisinkanidde.
Bano era ababuulidde n’ekubikwata ku musango gweyajjeewo nga awakanya obuwanguzi bwa pulezidenti Museveni