Okulwanyisa okukusa abantu; abakulembeze e Mpigi babanguddwa
Abakulembeze ku mutendera gw'amagombolola mu disitulikiti y'e Mpigi babanguddwa ku butya bwebayinza okuyambako gavumenti mu kuziyiza okukukusa abantu naddala abakyala n'abaana ab'obuwala. Omusomo guno gwesigamye nnyo kw'abo abakukusibwa nebayingizibwa mu disitulikiti y’e Mpigi mu bukyamu n’abalala.