Maama atubidde n’omwana Alina ekizimba ku bwongo
Hadijah Naluwooza, omutuuze w’e Bulenga ku Mwenda mu Wakiso yatubidde n’omwana eyafuna ekizimba ku bwongo nga ku mwaka gumu ne myezi munaana talina kyasobola kukola.
Naluwooza ekisinga okumubobya omutwe y’ebba okumudukako namulekera omwana n’essimu nagyigyako.
Omwana Alvin Jjunju yetaaga obukadde butaano okulongosebwa kyoka talina wadde ekikumi