KISAKA AGUMIZZA BA DEREEVA: Gav't yaakusasula abaagula poloti mu paka enkadde
Akulira ekitongole ki KCCA Dorothy Kisakka agamba gavumenti yaakuteesa n’abantu abaagula poloti mu paaka enkadde basasulwe sente zaabwe.
Ono agamba kino kyakukolebwa mu bbanga lya mwaka mulamba okunoonya ensimbi zaabwe wabula kyo ekyokuggala paaka kikafuuwe