Gavumenti ekwasiza musiga nsimbi eddimu ly’okuddaabulula kasasiro e Kiteezi
Gavumenti ekwasiza musiga nsimbi okuva mu ggwanga lya Ghana eddimu ly’okuddaabulula kasasiro e Kiteezi.
Kasasiro ono wakukolebwamu ebijjimusa n’ebintu ebirala.
Musiga nsimbi ategeezeza nga bwagenda okuwa abantu abaali bakola mu kasasiro ono emirimu.