Eyatundidde ensenene mu nnyonyi akwatiddwa
Poliisi eteezezza ng’omusajja eyakwatibwa ku katambi nga atembeeya enseenene mu nnyonyi ya Uganda Airline bwebamukutte, olw’ekikolwa eky’obuswavu.
N’eyamukwata ku katambi kano akwatiddwa kubanga yeyakateeka ku mikutu gyimugatta bantu n’akatambuza.