E Kamuli eddwaliro lijiddwamu enzigi
Mu disitulikiti ye Kamuli waliwo omusajja alumbye eddwaliro n’aliwangulamu enzigi zeyaliguzza nga alumiriza abakulira kamuli munisipali okugaana oumusasula.
Ismael Isabirye yavudde mu mbeera nawangulamu enzigi za Kamuli Youth Center III nga agamba nti ababanja ensimbi 1,2000,000.
Akulira abakozi ku municipaali ye kamuli ono amwegaanye nga agamba tamuwanga ku mulimu guno.