Banyini masomero basomeseddwa ku Yellow Fever
Ate yyo mu disitulikiti ye Wakiso ab’ebyobulamu bayingidde mu nsonga z'amasomero g'obwananyini nago nakati agakyagaanye okukkiriza abayizi okugemwa ekirwadde ky’omusujja gw’enkanka
Leero babasisinkanye okukaanya ku nsonga zino era ne babalabula nt singa banefuula ba nampulira zzibi bakukwatibwa.