AB'AKATALE K'E SEGUKU BALI BUBI: Obukayfu bususse ,tebalina kaabuyonjo
Abasuubuzi abakolera mu katale e Seguku basobeddwa olw’obukyafu obubasuseeko n’akatale obutaba na Kaabuyonjo. Abakulembeze b’e gombolola ya Ndejje mu Makindye Ssabagabo abatwala akatale kano bagamba obuzibu bwa kampuni eyawebwa eddimu ly’okuyoola kasasiro ono - yyo kampuni eyogerwako nayo obuzibu ebutadde ku basuubuzi abataagala kusasula nsimbi za kasasiro.