Owa Africa Oil, omulambo gwe gusangiddwa mu nsiko
Poliisi etandise okunoonyereza ku ttemu eryafiiriddemu abadde akulira essundiro lya mafuta ga Africa oils e Bweyogerere. Eyattiddwa ye Agnes Nantongo era oluvannyuma omulambo gwe gwasuuliddwa mu bitundu by'e Kireka.