OMUKAGO GWA EAST AFRICA: Kadaga ayogedde ku kya DR Congo okwegatta ku mukago
Baminisita abakola ku nsonga z’omukago gwa East Africa bakanyiza nga nkuyege nti eggwanga lya democratic Republic of Congo lyegate ku mukago. Munsisinkano gyebalimu mu kibuga Arusha e Tanzania yetabidwami n’omyuka wa ssabaminisita Rebecca Kadaga era nga ye minisita wensonga zomukago.