OKUWAMBIBWA KWA SUSAN MAGARA: Omuserikale eyatemwako omukono awadde obujulizi
Omuserikale wa UPDF eyatemwako omukono mu kikwekweto kyokukwata abagambibwa okutta Susan Magara ku muzigiti gwa Usafi e Mengo alabiseeko mu kkooti enkulu okuwa obujjulizi .