NYAZAALA ALIIRA KU NSIKO : Omwana eyafudde amuzaalidde ebizibu
Abatuuze ku kyalo Kasenge, ekisangibwa mu Kyengera Town Council mu disitulikiti y'e Wakiso baguddemu encukwe, nazzaala bwaziise muzzukulu we amatumbi budde ssonga n’enfa ye tetegeerekeka. Bino byabaddewo mu kiro ekyakeeseza olunaku lw’okubiri.