Nabbanja agamba oluguudo lwa Kyotera-Mutukula lwakuddaabirizibwa mu bwangu
Ssaabaminisita wa Uganda Robinah Nabanjja aggumiza abakozesa oluguudo lwa Masaka-Kyotera, nategeeza nga bwelunatera okutandika okwolebwako mu kaseera akatali ka wala. Ono bino yabyogedde bweyabadde yetabye ku mukolo ogwokugulawo ekizimbe kya gavumenti E Kyotera.