Eby’amabaati g’e Karamoja: Minisita Kitutu yeewuunya abamuyita omubbi
Minisita wensonga ze Karamoja Mary Gorret Kitutu avudeyo nayogera kubyokumuyita omubi wamabbaati. Kitutu agamba tasobola kubba Mabbaati ate nga yalwana okulaba nga palamenti ebawa sente okugagulira abalwanyi be Karamoja Ono abadde ku mukolwo gw'olunaku lw'abakyala mu disitulikiti ye Namisindwa ng'eno abaayo bamutonedde ebintu ebyenjawulo omuli enkoko nenkota zamatooke.