Ebikondo ebyasimbiddwa mu kibira kye Kitubulu e Ntebe bisiguddwa
Ab’ekitongole ky’ebibira ki National forest authority bakedde kusimula bikondo ebyasimbiddwa abantu abatannategeerekeka mu kibira ky’e Kitubulu be bagamba nti baabadde n’ekigendererwa okweddiza ettaka ly’ekibira Kyokka waliwo abakulembeze abalumiriza aba NFA okubaako ky’ebamanyi ku bantu abaagala okweddizza ettaka ly’ekibira kino .