BAKUBAGANYE EMPAWA: FDC ne NRM boogedde ku bavuganya Museveni b’awa ebifo
Oyinza okugamba nti okuwabula ab'obuludda oluvuganya kwe baawa abadde munnaabwe Joyce Ssebuggwawo obutakkiriza kifo Omukulembeze w'eggwanga kye yamulonderamu nga minisita, kwafa ttogge oluvannyuma lw'ono okukakasibwa olunaku lw'eggulo Nabbossa yasuubizza okuweereza n'obwesimbu nga minisita omubeezi owa tekinologiya Ab'oludda oluvuganya n'abekibiina ekiri mu buyinza ki NRM bakubaganye empawa ku nsonga y'abannabyabufuzi nga Nabbosa