Saturday June 8, 2019
Okutwala abantu ebweru okukola, naddala e Buwarabu, kweyongedde. Kkampuni entuufu weeziri naye n'abakola eby'ekikwangala bangi.
Bano batutte abantu ebweru n'abamu ne bafiirayo. Ibrahim Bogere addukanya KHM International annyonyola mu mboozi eno abafere bwe bakola n'engeri y'okubeewala