YIGA OKUYIIYA; Wuuno eyakola akuuma akalanda enviiri
Mu Yiga Okuyiiya, tukuleetedde omuvubuka Anderw Lubega Luwalira eyayiiya akuuma akasiba enviiri z’emiguwa ezimanyiddwa nga dread locks.
Kano nno kayamba okulokola obudde anti mu kaseera katono omuntu aba amaze okumulanga enviiri.