YIGA OKUYIIYA: Maria Kirabo aluka sweeta
Nga Covid-19 amaze okulumba Uganda, ekimu kubyaggalwa gaali amasomero okusobola okutangira okusasaana kw’ekirwadde kino. Maria Gorreti Kirabo, omuyizi e Makerere yasalawo okutandika okuluka amasweta ag’ebikkirirwa okusobola okutwaliriza ku budde kyatamanya nti ate kyali kigenda kumufunira ku nsimbi. Mu yiga okuyiiya olwaleero katulabe Maria Gorreti bwafunye mukutunga amasweta