Motoka Z’empaka eza ‘Pearl Of Africa’ zeyongeddemu ebbugumu
Abavuzi ba motoka z'empaka okuva mu Uganda nawanga amalala bamazze okwewandisa okwetaba mu mpaka za pearl of africa Rally ezitegekebwa mu Uganda buli mwaka nga kumurundi guno zakuvugirwa mu kibuga ky'embarara. Twogedeko Gilbert Balondemu avuga mu tuluba lya Two Wheel Drive nga zemotoka ezisikila mumasso woka,natubulira ebirubirirwa bye mu mpaka z'omwaka guno.