Waliwo omusawo akwatiddwa lwa kujjula ebitanajja
Mu kibuga kye Masaka waliwo omusawo akwatiddwa ng’alangibwa kusobya ku mwana ow’emyaka omunana.Omukwate ategerekese nga ye Dr Fulgensio Kawuki ku kyalo Kirumba e Nyendo -Mukungwe. Poliisi etuzudde nti omwana ono okumusobyako yamusanga ava ku dduuka naamutwala mu makaage n’amusobyako.