Poliisi ekutte abagambibwa okukukusa abantu
Poliisi e Hoima eriko abavubuka beekutte nga kigambibwa babadde beenyigira mu bikolwa by’okukusa abantu. Bano basangiddwa n’abavubuka bebakungaanyiza okuva mu bitundu by’eggwanga eby’enjawulo nga babasuubiza okubafunira emirimu.