Omwana wa myaka 12 yabula ng'ava ku ssomero
Waliwo abazadde abasattira e Buwama mu Mpigi olw'okubula kw'omwana waabwe Adrine Ssekiranda, ow’emyaka 12 nga kati ziweze ennaku mukaaga nga tebamulabako. Omwana Adrine Ssekiranda kigambibwa yabula lwa kutaano nga ava ku somero Uganda Martyrs Primary School e Buwama.