Omuwala asangiddwa mu baala nga mufu
Abatuuze b’e Namugongo Bulooli munisipaali y’e Kira bakeeredde mu kikangabwa oluvanyuma lw’okusanga omuwala abade akola mu baala ng’attiddwa.
Okusinziira kubatuuze, ono yandiba nga yafunye obutakaanya nebeyabade aguza omwenge ekyamuvirideko okumutta.