Omusawo alabudde abasala abaana abato enviiri
Abazadde bangi batwala abaana babwe mu bakinyoozi okubasala enviiri basobole okulabika obulungi. Eby’embi bano ebiseera bingi tebasosola mu myaka nga n’abali wansi w’emyaka 2 babatwala omusawo kyagamba nti kyabulabe eri obulamu bw’omwana ono. Mu bulamu olwaleero, omusawo mu nsonga z’abaana agenda kutubuulira abaana abasalwako enviiri nga bakyali bato obuzibu bwebaba boolekedde.