Omusajja akutte munne ne mukyala we nag beesanyusa namutta
Entiisa ebuutikidde abatuuze ku kyalo Nabukone mu gombolola ye Nambale e Iganga, omuvubuka bw’akutte munne ne mukaziwe nga begadanga, n’amufumita ekiso ekimuttidewo.
Afude ye Ali Kalulu nga ono asangiddwa lubona nga yegadanga ne muka Yakubu Isabirye omusiisi wa chapatti ku kyalo okukakana nga amusse.