OKWETANGIRA OBULWADDE BWA NALUBIRI :Abasawo bagamba okusomesa kukyali kutono
Ab’ekitongole ki Human diagnostics uganda baliko ebyeyambisibwa mu kukebera obulwadde bya Nalubiri bye bawadeyo eri ab’ekitongole ki Child Africa okuduukirira abalwadde abateesobola. Bano olunaku olw’enkya bategese olusiisira lw’ebyobulamu ku Tanda grounds katabi mwe bagenda okuberera obulwadde buno, kko n’okusomesa abantu.