OKUKUZA OLUNAKU LWA BAKYALA: Ssabaminista Nabbanja ayogera byayiseemu
Nga Uganda ekukuza olunaku lw’abakyala tugenda kuba tukuwa emboozi ez’enjawulo ezikwata ku bakyala n’okusoomozebwa kwebayiseeko kko n’ebyo byebasobodde okutuukako.
Olwaleero katutandike ne Ssaabaminisita Robinah Nabbanja nga omukyala eyasooka mu kifo kino.
Ono atunyumiriza ebintu ebyenjawulo byayiseemu okutuusa kati.