Okugema Yellow Fever kutandise
Enkya ya leero minisitule ye by’obulamu etandise okugema ekirwadde ky’omusujja gwe nkaka oba Yellow fever mu disitulikiti 51 okuli kampala, wakiso kko nendala.
Abakugu batubuulidde nti bakoze kino kubanga baakizuula nga Uganda yemu ku mawanga ga Africa 27 agakyasinze okujogebwa ekirwadde kino Okugema kuno kusuubirwa okukomekkerezebwa nga 8th omwezi guno.