Nsobya yaziba eriiso nga wa myaka 15 | ENSI KULABA
Katuwulire emboozi ya Muzafaru Nsobya omutuuze w’e Kazo Lugoba e Nabweru nga anyumye engeri gyeyazibamu eriiso nga wa myaka 15. Ono eriiso lyatandika nga erisaaga okukakkana nga lizimbye, agamba ekisinga okumubobya omutwe bebatuuze banne abamufuula emboozi n’okumuyisaamu amaaso.