Nasejje yavunda olukindo , talina bbujjanjabi (0753 923416)
Waliwo omuwala Maria Nassejje ali mu bulumi oluvanyuma lw’okulongoosebwamu omwana n’ayisibwa bubi - mukiseera kino ono olukindo lwe lwayabika nga kati lwavunda ebyenda bitambulira bweru. Mukiseera kino ono ali waka asaba buyambi asobole okujjanjabibwa kubanga n’ezigula eddagala tebazirina.