Mukomye okusindika abaana mu nseenene e kiro - Poliisi
Poliisi erabudde abazadde e Mityana nti omwana yenna anaasangibwa nga akwata enseenene mu kiro bazadde be baakukajjutuka.
Mukiseera kino okuva enseenene lwezaatandika okuggwa abaana e Mityana basula bweru nga bali ku muyiggo gwazo.