EKIRWADDE KYA COVID 19 : Minisita :eggwanga lyandisimatukka omuyaga ogw'okusatu
Minisitule y’eby’obulamu etegeezeza nga gav’t bwetalina nteekateeka ekaka bakozi baayo okugemebwa ekiradde ki covid – 19 kubuwaze nga bwebibadde bibungeesebwa wadde nga kyamugaso bonna okwegemesa. Okwogera bino ono badde ategeeza eggwanga bweriyimiridde mu kulwanyisa ekirwadde kino. Era musanyufu nti ebiragiro ebyatekebwawo okwetangira ekirwadde kino bikoze kinene okulwanyisa omuyaga gwa Covid – 19 ogw’okusatu.