Ani ayamba: Omulwadde wa nalubiri alabirira banne 5
E Kamuli waliyo omwana wa myaka 17 alabirira banne 5 ne maama we. Ono eby’embi naye mulwadde wa Sickle cell nga bw’omutunuulira alinga wa myaka 5, olw’obulumi bwalimu atandise n’okuyoya okufa.
Bino byona byava ku kitaabwe kufa ab’enganda nebabagoba waka.