Abawala abasoma eby’emikono waliwo by’ebatubuulidde
Mu kaweefube w’okubbulula ekifaananyi ky’omukyala mu ggwanga e Mukono eyo waliyo ekitongole ky’obwannakyewa ekikungaanya abawala n’ekibasomesa eby’emikono n’ebyatekinologiya.
Kati leero tukyaliddeko ku bawala bano abamaze emyezi 4 nga batendekebwa nga kati balinze kutikkirwa ku lunaku lw’abakyala wiiki ekyajja.