Ab'e Mpigi basattira olwe bisolo byabwe ebibibwa
Abalunzi mu disitulikiti y’e Mpigi bali mukusattira oluvanyuma lw’obubbi bw’e bisolo okweyongera - bagamba nti ababbi tebakyaliko misana nakiro.
Batubuulidde nga ab’eby’okwerinda bwebatakoze kimala okulwanyisa obunyazi buno.
Yo poliisi etubuulidde nga bweriko wetuuse mu kulwanyisa obubbi buno.