ZUNGULU:Kumpi buli council etuula, wabaayo okwekuba empi, ne ba CAO abatakola batandise okubafulumya
Entalo z'obukulembeze zongedde okuwanuka mu banene nga kati ziri wansi mu byalo. Kumpi buli council etuula, wabaayo okwekuba empi, nga ne ba CAO abatakola bulungi,abatuuze batandise okubakima mu wofiisi babafulumye ku kifuba. Ataasobole bya kukufubutula wekukuma mu kabuyonjo n'osimattuka.