ZUNGULU: Ebibiina bannabyabufuzi byebakola baatandise kubiwa bubonero bwa Lusaniya
Kati oluvannyuma lwa bannabyabufuzi ku ludda oluvuganya okumala akaseera nga balangira abali mu gavumenti okulya bokka, ebibiina bye bakola baatandise kubiwa bubonero bwa Lusaniya okulaga nti nabo webatuukira bagenda kuba balya buli. Ogenda nakulaba abavubuka ba DP abakaaba olw'abakulu mu kibiina okubabbako ba girlfriend baabwe,bbo nebasigala nga beemagaza. Bino n'ebirala mu zungulu