Akamyufu ke Toro: Waliwo ba minisita be bakubye akalulu mu kamyufu ka NRM
Mu bitundu bye Toro, waliwo abanene okuli ne baminisita abagudde mu kamyufu ka NRM nga negyebuli eno bakyebuza abalonzi kyebabalanze. Mu baminisita abaviiriddemu awo kuliko, Minisita omubeezi ow'ebyobuwangwa Peace Mutuuze gwe baakubye akalulu ku kifo ky'omubaka omukyala owa Bunyangabu ne Victoria Rusoke minisita omubeezi ow'a gavumenti ezebitundu David Bukenya ye yalondodde okulonda erudda eyo