Palamenti esunsudde Mao, akasengejja akayiseemu
Pulezidenti wa DP Norbert Mao akalambidde ku ky'okulekulira nga bweyasabiddwa abamu ku bakulembeze mu DP, oluvanyuma lwokulondebwa nga Minisita w'ensonga za Ssemateeka.Mangu ddala nga yakamala okukakasibwa akakiiko ka palamenti akasunsula abalondeddwa pulezidenti w'eggwanga, Mao ebyokumugoba abiyise kubugumirira.