Mwongere omutindo ku birime - Ambasada wa China awadde abalimi amagezi
Omubaka wa China mu Uganda Zhanga Lizhong asabye bannauganda okwongera amaanyi mu bye balima singa bakufuna mu katale akataliiko agamba mu China. Ono abadde akola endagaano n'abalimi ba woovakedo e ssembabule abasazeewo okwongera amaanyi mu by'obulimu wakati mu kusoomozebwa okw'ekyeeya ekyagala okubatamya okulunda kwebamazeemu emyaka n'ebisiibo.