Mubeere n’emmizi - baminisita babanguddwa mu nkola y’emirimu
Okukuuma ebyama yemu ku ezisimbiddwako essira mukubangula ba minister abajja okugenda okumala enaku bbiri ku kisaawe e Kololo. Amyuka omukulembeze w’eggwanga, Jessica Alupo ategeezezza anti kyankizo nnyo okukulembeza obumu mu kutwala ensuing z’eggwanga mu maaso . Gwe mulundi ogusoose ba minister okwojiwazibwa mu ntambuza y’emirimu gyeggwanga.